Zabbuli 134

Mulabe, mutendereze Mukama, mmwe mwenna abaddu ba Mukama, abaweereza ekiro mu nnyumba ya Mukama. Mugolole emikono gyammwe mu kifo ekitukuvu, mutendereze Mukama. Mukama eyakola eggulu n’ensi akuwe omukisa ng’asinziira mu Sayuuni.

Baibuli (Luganda)

copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 Biblica, Inc — CC-BY-SA-4.0 — CC-BY-SA-4.0

Misoratra ao amin'ny gazety anay

Mahafantara hatrany ny mombamomba vaovao, ny hetsika ary ny fanavaozana ny sehatra.